Nina - Ayo Brayo

Nina

5.0 of 5 stars
8 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nina Lyrics

Nalina Omwana gwe nali NinaBamuyita Nina, Nina Ya ninaNina Yalinga MwesigwaNgabuli wetuba nga nze dearNina YandeekaChorusEbyomukwano BizibuEbyomukwano BitamaEbyomukwano Bigoya goyaKobe Munene bikozaKobe wa maanyi BinyigaN’omuwanvu bimukakanya X 2Nzukuka bwomu mubuliriNe pillow zange biriNdoota oli bugiriKiruma Obutamanya ngyoliNga omutima gwange gyoli gyeguliMbulira gyoli NinaGwesakuba, Gwesavuma, Nawulirizanga, Sabuba,Bwoseka nga sebowaYe gwe mulungi ansingiraOsinga omwenge Essada NemiraBwendya sikyamiraEbyomukwano BizibuEbyomukwano BitamaEbyomukwano Bigoya goyaKobe Munene bikozaKobe wa maanyi BinyigaN’omuwanvu bimukakanya X 2Tebakulimba nti nkwaana. Sikwaana ,Suzanna gwondaba naye MulirwanaTowakana sikwana Walayi nze sikwanaNina abo abakulimba limbaBatuze obategeeze nti oli wangeLove yo eyo yangeBakubaganye baganda bo mikwano gyangeMaama amatira nze ne taata wo amanyi nzeObagambe ndekere awo kulojaEbyomukwano BizibuEbyomukwano BitamaEbyomukwano Bigoya goyaKobe Munene bikozaKobe wa maanyi BinyigaN’omuwanvu bimukakanya X 2Nkwagala Nkwagala Nkwagala Nkwagala Nkwagala NinaNkwagala ahhhNkwagala nkwagala nkwagala nkwagala Nkwagala

Top Songs

MSport