x
Howwe App
FREE - On Android Store
View

Ccupa

Song Lyrics

eeeeeeehey! Okay!!

(Hook) Mpereze eccupa ,Nvunike eccupa x2
Enyogoga ne ezokya nze nzinyumirwa
Ccupa ku Ccupa nze nziwomerwa
Kati.
Mpereza eccupa Nvinike Eccupa x2
enyogoga ne ezokya nze nziwomerwa
Ccupa ku Ccupa nze nzinyumirwa.

verse one
Mpereza Eccupa,nvunike eccupa/Omanyi sejjusa, nga nzize ozinwa/Tandika
ozina,nze nzize kubwa/Olumala okubwa,Ntandike ozziga/Mwana muwala
asinga okwaka owa figure/Gwengulira liquor teri kuyiwa ziga/straight
up nigga,Amanyi ba golddigger/Mwendi mukazanyo Gamekweri,Key
player/Ngabira abawala eccupa ,Ba super dooper/Abamanyi ogunwa
bakimanyi,we deya/Bajira mu pair ensaawo zo zezogera toyogera,Bwoba
tolina kyakunwa.
(Hook)

verse 2:
Vunika x5 Nvunika bumpi obulama bumpi naye bunyuma/ Nvunika bwenfuna time
nga maze ebya dudey/tugula,Tugulira club bweba nzigule/Round zijira
kumu teri kumala budde ebitaala byatutadde,kyekitulese/Dippo
zigudwa,Muje tukese abakyakaze abakeze tuze kyekitulese/Mpereza eccupa
nvunike eccupa,Olubuto pipa,Tolaba abekikka?tuze
tumazeko,Tubalazeko/Example Yeyo kitegeza mubiveko.
(Hook)

=bridge: Mpereza eccupa esose temazze,eyo kubiiri nayo,eyo kusatu
temazze/amanyi manji obwongo bwange bwerazze,Nerazze.

(Hook)
outro:Nywa.