Gyobera

Song Lyrics

[Verse 1]

Obweda ndi eno ninze
Nga n’enzikiza ekutte nyingi
Omanyi gyenva si kumpi
Mu kubo ntya mu
N’abatemu nabo mbatya
Bayinza okunkyunya

[Bridge]

Nsabye Katonda era akikoze
Nakuleeta leero nkufunye
Owa bodaboda mut'agende
Tutambulewo ob’ompeke

(Chorus)

Gyobera gyembera
N’akanamba ko nkalina
Gyobera gyembera
Manyi n’akazigo w’obera
Gyobera gyembera
N’akanamba ko nkalina
Gyobera gyembera
Manyi n’akabaala w’onywera

[Verse 2]

Gira gira gira nkwata n’onywesa
Ah togeza n’onsula
Leka leka leka ntwala gyembera anyway
Oba gyobera
This love is incredible, eli visible
N’omuzibe agilengera ah
Gwe lwaki tonnegera
This love is doable
Unbreakable
Ne ma-wire ajiwulira
Gwe lwaki tontunulira

(Chorus)

[Verse 3]

Na na na na na na na na hey yeah…
Na na na na na na na na hey…
Would you come and dance with me?
Would you dance with me?
Would you come and dance with me?
Would you dance with me?
Oohh heyyy…

[Bridge X2]

(Chorus X2)