x
Howwe App
FREE - On Android Store
View

Abalunyaja

Shoutout

Song Lyrics

Sitela kuzunga naye jenazungidde

Nasanze nyombo konze nentuula,

Nempuliliza buli omu kyaloja

Gabadde malojo galojeka agalabye,

Mwmi mukenne yasose natama

Nanyiga nyonyo eli omulunyanja

Namugamba gundi lwaki tompowa

Nekanze nyo ogulobozi gwankanze

Yamugambye mbu nange njagala ogeja

Ki tondeka nga buli nensumbuka mu

Wanditute nga bano abanene abanyinga

Nondekanga muli nensumbuka mu

Mwami mputa jeyavude kate amumile

Namugamba gundi oliwankwe nyo

Mbade manyi tuli ba luganda tusa kimu

Batuyiganya babili kumbe gwo mpayo

Mwami Nyanja mukuwuliliza ebiliwo

Yasose mputa nti oli mputa nyoo…,

Osojokana otya nekano akantu kati

Simanyi olowoza gwe munene asingayo

Neda bangi no abakuyinga

teweyibala luliba olwo nebajja wano

bwebalituka olinonya jodukila………….,

Noono omuvubi okwewozako nasituka

Mbu ela kitufu yandibesonyiye

Naye ate muli nalowozamu

Bwenabesonyiwa ate nze nalya wa

Naye nga nange muli ela mwanyiwa

Ekisoka obafuna muli banduuli

Nebwembalimba nembawa nga ebyokulya